menu

Mobile Search

You are here

You are here

Added: 4 months 4 days ago
683 Views

Share this story

Enkyukakyuka mu poliisi: Kayima akoonodde ogufo, kati yayogerera poliisi yonna.
Kayima yayingira mu 2004, era mu 2005 natwalibwa ku poliisi y’e Katwe okukulira ekitongole ky’amaka.

Ssenkulu wa Poliisi Gen Kale Kayihura aliko enkyukakyuka zakoze mu poliisi.Mu nkyukakyu zino Emiliano Kayima kati y’emwogezi wa Poliisi mu ggwanga  nga aze mu bigere bya Asan Kasingye, nga ono kati asigadde ku mirimu gye egyokukulira ekitongole ky’ebyobufuzi mu poliisi. Kayima yayingira mu 2004, era mu 2005 natwalibwa ku poliisi y’e Katwe okukulira ekitongole ky’amaka. Mu 2006 yakuzibwa okutuuka ku ddala lya assistant Supretendant of Poliisi, era n’aba nga yakulira eby’okuziyiza ebyobumenyi bw’amatteeka e Kibuli, mu 2011 yafuuka avunanyizibwa ku by’obufuzi mu Kampala nemiriraano, nga eno gyeyava mu mwaska gwegumu neyegatta ku kitongole ekikola ku nsonga z’ettaka mu poliisi e Kibuli. Mu 2016  yafuuka omwogezi wa poliisi mu Kampala  nemiriraano, nga wavudde okutuuka ku mwogezi wa Poliisi mu ggwanga.