menu

Mobile Search

You are here

You are here

Added: 4 months 4 days ago
507 Views

Share this story

Akakiiko k’ebyamatteeka kagala kusisinkana Pulezidenti Museveni
Bano bagala kufuna birowoozo bye ku bikwatagana nekiteeso ky’omubaka Raphael Magyezi

Akulira akakiiko k’ebyamatteeka mu palamenti akeekeneenya ebbago ku myaka Jacob Oboth ategeezezza nga bwebakola entekateeka ssabiti egye okusisinkana Pulezidenti Museveni wiiki egya.

Bano bagala kufuna birowoozo bye ku bikwatagana nekiteeso ky’omubaka Raphael Magyezi ekyokugya ekkomo ku myaka.

Ye Pulofeesa George Kanyeihamba ategeezezza ababaka ku kakiiko kano nga ekyokugya ekkomo ku myaka bwekimuwunyira ziizi.