menu

Mobile Search

You are here

You are here

Added: 3 months 2 weeks ago
597 Views

Share this story

Okuggya ekkomo ku myaka: Museveni awagira ekisanja ky’emyaka 7
Ono era agamba nti okuzzawo ekkomo bisanja by’omukulembeze sikyekimu ku bisinga okuluma bannayuganda ensangi zino

Pulezidenti Yoweri Museveni agamba nti talaba kikyamu kyona mu kwongezaayo kisanja kya mukulembeze  wa ggwanga okuva ku myaka etaano okutuuka ku Musanvu.

Museveni bino yabyogedde asisinkanye ababaka ba palamenti ku kakiiko kebyamatteeka , nga abawa ebirowoozo bye ku bbago ly’okujja ekkomo ku myaka.

Ono era agamba nti okuzzawo  ekkomo bisanja by’omukulembeze sikyekimu ku bisinga okuluma bannayuganda ensangi zino.

Ko akakiiko ka palamenti akebyamatteeka katandise okuwandiika alipoota y’ako.