menu

Mobile Search

You are here

You are here

Added: 5 days 14 hours ago
742 Views

Share this story

Ekisanja eky’emyaka omusanvu: Aba NRM bakiwagidde ate abavuganya bakiwanze lulusu
Ababaka ku kakiiko kebyamatteeka bebaabuzizza Pulezidenti Museveni endowoozaye ku nsonga eno era nakiwagira.

Ababaka ba NRM bawagidde Pulezidenti Museveni ku kyokwongezaayo ekisanja ky’omukulembeze w’eggwanga n’ababaka ba palamenti okuva ku myama etaano okudda ku musanvu.

Ababaka ku kakiiko kebyamatteeka bebaabuzizza Pulezidenti Museveni endowoozaye ku nsonga eno era nakiwagira.

Wabula ab’oludda oluwabula gavumenti bambalidde banaabwe ku kakiiko kano, olwokwetumiikirizza okubuuza Pulezidenti ebitaabatumibwa.