menu

Mobile Search

You are here

You are here

Added: 3 months 2 weeks ago
449 Views

Share this story

Owemyaka omwenda asimattuse okusadakibwa e Kalungu
Aduumira poliisi mu kitundu ky’e Masaka n’emiriraano, Latif Zaake omwana ono omugye Kyamulibwa mu distulikiti ye Kalungu, nga kigambibwa nti yawambibwa okuva mu bengandaze ewa Amolioji Adilu mu disitulikiti ye Kayunga

Poliisi e Masaka eriko omwana omuwala ow’emyaka omwenda gwewonyeza  okusaddaakibwa , nga kigambibwa nti bino bibadde bitegekeddwa mu distulikiti ye Kalungu.

 

Aduumira poliisi mu kitundu ky’e Masaka n’emiriraano, Latif Zaake  omwana ono amugye Kyamulibwa  mu distulikiti ye Kalungu, nga kigambibwa nti yawambibwa okuva mu bengandaze  ewa Amolioji Adilu mu disitulikiti ye Kayunga