Pulezidenti Yoweri Museveni ategeezezza akakiiko ka palamenti ak’ebyobusuubuzi nga abasuubuzi abagwira bwebasaana okuva mu mirimu egyalejaleja egikolebwa bannansi .
Ababaka bano bamusisinkanye olunaku lweggulo okwogera ku bbago erikwatagana n’ebya sukaali olunaku lwegulo.
Museveni era ayagala enkola eyokulima ebikajjo nga esinziira mu bitundu essibweko essira