menu

Mobile Search

You are here

You are here

Added: 1 week 3 days ago
245 Views

Share this story

Palamenti eyingidde mu nsonga z’ababulankanya ssente z’ababundabunda
Sipiika wa Palamenti Rebecca Kadaga alagidde minisita avunanyizibwa ku bigwa butalaze ne ssaabaminisita olunaku lwenkya bategeeze palamenti ku mivuyio ekifumbekedde mu ofiisi zebakulembera, naddala mu kyokukumpanya ensimbi z’ababundabunda.

Sipiika wa Palamenti Rebecca Kadaga alagidde minisita avunanyizibwa ku bigwa bitalaze ne ssaabaminisita olunaku lwenkya bategeeze palamenti ku mivuyio ekifumbekedde mu ofiisi zebakulembera , naddala mu kyokukumpanya ensimbi z’ababundabunda.

Kino kiddiridde omubaka wa Kasilo Elijah Okupa okutegeeza nga embeera bweyongedde okwonooneka mu ofiisi ya ssabaminisita nga waliwo n’abakulu abawumuzibwa edda , sso nga nabagabi bobuyambi bakukkuluma olwensimbi zebaaayo ate okuliibwa