menu

Mobile Search

You are here

You are here

Added: 3 years 1 week ago
4,459 Views
Tuwaye: Godfrey Isaac Nabwana

Isaac Nabwana ye mutandisi wa Ramon Productions e Wakaliga okumpi n’e Kampala.Y’omu ku Bannayuganda abatono abafulumya firimu eza “action” nga zirimu okukuba tteke, ebikonde n’amasasi.Firimu zino azikolera ku kompyuta ye awaka mu Wakaliga awatali kuyambibwako bakugu. Olw’okuba firimu ze zikolebwa mu Wakaliga, ekifo bakituuma “Wakaliwood” okufaananako ne Hollywood mu America.Firimu ye “Who Killed Captain Alex?” yeemu ku firimu ze ezikyasinze okulabibwa mu Uganda ne ku yintaneti.

Similar Stories

Tuwaye ne Pastor Solomon Male

Posted 1 month 1 week ago..

Simon Kawuki "MC Kapale", omuzannyi wa comedy

Posted 1 year 5 months ago..