menu

Mobile Search

You are here

You are here

Added: 1 week 2 days ago
498 Views

Share this story

ETTEMU E NTEBBE: Abadde asoma obusawo bamusse
Eyatemuddwa abadde muyizi nga asoma busawo e Mengo mu Nursing School

Poliisi eri mu kunoonyereza ku ky’omuvubuka eyasangiddwa nga yattemuddwa Entebbe, oluvanyuma omulambo gwe  ne gusuulibwa ku mwala okumpi ne mukifo ekiyitibwa Muzinga Park Entebbe  mu Divison A.

Abantu bataano bebakakwatibwa.

Eyatemuddwa abadde muyizi asoma obusawo e Mengo mu Nursing School