menu

Mobile Search

You are here

You are here

Added: 1 week 2 days ago
397 Views

Share this story

OKUZIMBA EDDWALIRO: Byandaala n’abakulembeze abalala tebakkaanyiza
Byandala ayagala gavumenti egule yiika 20 eddwaliro libeere nettaka erimala wabula Ndawula takkaanya nakyo nga agamba yiika 4 zibamala bulungi okuteekako buli kyebaagala

Omubaka wa Katikamu North , Abraham Byandala  ne ssentebe wa district ye Luweero Ronald Ndawula tebakkaanyizza ku kyakugula ttaka kugaziya ddwaliro.

Byandala ayagala gavumenti egule yiika 20 eddwaliro libeere nettaka erimala wabula Ndawula takkaanya nakyo nga agamba yiika 4 zibamala bulungi okuteekako buli kyebaagala