menu

Mobile Search

You are here

You are here

Added: 1 week 2 days ago
346 Views

Share this story

TTIYAGGAASI: Abayizi ne poliisi bezoobye e Makerere
Enkuba ekedde okutonnya teremesezza bayizi kwekalakaasa nga bawakanya eky’okuggyawo okubawa emmere mu bisulo nga kati babawa ssente, okuggyawo okusoma olweggulo , okubongeza fiizi n’ebirala ebibaluma.

Poliisi ekutte abantu abirimubana mu kwekalakaasa okubadde ku yunivasite ye Makerere okubadde n’akulira abayizi Salim Papa Were.

Enkuba ekedde okutonnya teremesezza bayizi kwekalakaasa nga bawakanya eky’okuggyawo okubawa emmere mu bisulo nga kati babawa ssente, okuggyawo okusoma olweggulo , okubongeza fiizi n’ebirala ebibaluma.

Abatwala yunivasite eno wabula balabudde abayizi ku ky’okwekalakaasa nebabasaba okwettanira enteseganya okumalawo okusika omugwa.