Ababaka ba palamenti banenyeza ab’ekitongole ekikuuma eby’omunsiko ekya Uganda Wildlife Authority ku kyokufa kw’empologoma 11 mu kuumiro lye’bisolo erya Queen Elizabeth mu distulikiti y'e Kasese.
Abakuuma ebisolo olwaleero balabiseeko mu kakiiko ka palamenti ak’ebyobusuubuzi