menu

Mobile Search

You are here

You are here

Added: 1 week 2 days ago
329 Views

Share this story

Museveni asindise Kiggundu amukolere alipoota ku nguudo mu Bugisu
Kino kigendereddwamu okusikiriza abalambuzi , okweyuna ekitundu kino eggwanga lisobole okubaako ensimbi eziwera zerifuna .

Pulezidenti Yoweri Museveni alagidde Dr Yinginiya Badru Kiggundu okwetegereza enguudo ezisangibwa mu kitundu ky'e Bugisu , naddala ezikozesebwa abalambuzi  ku ngeri gyezisobola okuddaabirizibwamu.

Kino kigendereddwamu okusikiriza abalambuzi , okweyuna ekitundu kino eggwanga lisobole okubaako ensimbi eziwera zerifuna .