menu

Mobile Search

You are here

You are here

Added: 2 years 3 months ago
13,197 Views
Zungulu: Abantu bambalidde Sheikh Muzaata
Muzaata bw’aba yabadde alowooza nti y’asinga okuvuma, waliwo abamwesunga okumulagako naye yenyamire.

Wiiki eno ebadde tetambudde bubi n’okusinga nti ebaddemu enkuba - kale obudde bubadde bukakkamu ekiseera ekisinga.

Eyagezezaako okuggya ebintu mu mbeera yabyo yabadde Sheikh Nuhu Muzaata agambibwa nti y’abadde mu kifo ekimu navuluga enteekateeka ya Katikkiro wa Buganda ey’okukung’aanya ettofaali okuzza Buganda ku ntikko.

Muzaata bw’aba yabadde alowooza nti y’asinga okuvuma, waliwo abamwesunga okumulagako naye yenyamire.