Eby’obufuzi byongedde okuzimba ekkubo eritugussa mu 2016. Bannabyabufuzi bamalirivu nnyo okutuuka ku byebaluubirira wadde abamu bakyabuusabusa.
Mbabazi yye bweyawulidde okusasula ez’okwewandiisa mu NRM kko yye taabisobole kaddeyo yebuuze.
Abatamuwagira bafuwa kagalo akomewo nga okwewandiisa kw’abaagala okuvuganya mu NRM kuwedde.