OKUBALA ABANTU KUTANDISE:Mu Kampala wabaddewo okutaataaganyizibwa ku lunaku olusoose
Wabaddewo okutaataganyizibwa kungi mu bintu bya Kampala ebyenjawulo ku lunaku lw'okubala abantu olusoose . Mu bitundu ebimu webuwungeeredde nga abavunaanyizibwa ku kubala tebanabaako kyebakola olwobutabeera nabikozesebwa , so nga waliwo nababadde babanja ssente zebasuubizibwa . Omusasi waffe Juma Kirya yaguddewo amawulire getukusakidde agakwatagana n'okubala abantu olwaleero.