Okukozesa omutimbagano obubi: Amyuka sipiika yemulugunyizza
Amyuka sipiika Thomas Tayebwa agenda kuwandiikiora ssenkulu wa Poliisi nga ayagala wabeewo okunoonyereza ku bantu abakozesa omutimbagana okuttataana amannya g'abantu abalala.
Kino kiddiridde ebyafulumidde ku mutimbagano nga waliwo abamuteeka mu by'okutuntuza abantu ku ttaka ekitali kituufu.