Yiga okuyiiya: Nakimuli yayigira ku kitaawe okukanika
Mu Yiga Okuyiiya olwaleero ogenda kulaba omukyala eyegulidde erinya mu kukanika ebidduka.
Ritah Nakimuli wa myaka 31, omulimu guno yaguyigira ku kitaawe okuva nga ali mu P.3.
Bweyamala P.7 yagenda butereevu okwongera okukuguka mu kukanika nga mu kiseera kino y’asomesa abalala.