QUEENS CRANES: Etandise okwetegekera World Cup

Gladys Namyalo
0 Min Read

Ttiimu y’eggwanga ey’abawala abali wansi w’emyaka 20, Queen Cranes etandise okutendekebwa nga yeetegekerera empaka z’okusunsulamu abanaazanya ekikopo kye nsi yonna, FIFA U20 Women’s World Cup Qualifier.Aba Queens Cranes baakuttunka ne Namibia mu kusunsula okusooka era nga Uganda yeegenda okutegeka emipiira gyombi omwezi guno.

Share This Article
Leave a Comment

Leave a Reply

Your email address will not be published. Required fields are marked *