Ekitongole ki KCCA kitandise okwekeneenya embeera y’amataba agayonoonye ebintu by’abasuubuzi ebibalirirwamu obulindo n’obulindo bwensimbi. Akulira KCCA Sharifa Buzeki agamba nti abakugu baakubalirira emmaali eyayonooneddw aokubala engeri gye bayinza okukwatira ku basuubuzi bano .N’egyebuli eno amazzi gakyawagamidde mu maduuka agamba era abasuubuzi bali ku mulimu okugasenda n’okunnyulula emmali yaabwe eyayonooneddwa .
Abasuubuzi abaafiiriddwa emmaali: KCCA ebawadde essuubi ku by’okubaliyirira
0 Min Read
Leave a review
Trending News
Recent Updates
No posts found
