Abakungu mu minisitule y’ebyamazzi basuubizza okubaako kye bakola okuyamba abatuuze abawangaalira mu ggombolola ye Kyanamukaaka ne Buwunga bafuna amazzi .Amogombolola gano gazze gatawaanyizibwa nnyo ebbula ly’amazzi era eggulo baasisinkanye abakulu mu minisitule y’ebyamazzi okubategeeza okusomoozebwa kwebayitamu olw’embeera eno .
EBBULA LY’AMAZZI E MASAKA: Aba minisitule y’ebyamazzi basuubizza okubaako kye bakola
0 Min Read
Leave a review
Trending News
Recent Updates
No posts found
