Waliwo obulumbaganyi bw’ebijambiya obutandise okukolebwa ku batuuze abawangaalira mu town council y’e Kyengera.Wetutuukiddeyo, tusanze abantu 3 nga bapoockya na biwundu, nga babiri baalumbiddwa mu kiro ekikeseezza olwaleero.Omu ku bano takyasobola kwogera yadde okubaako kyeyeekolera, kubanga yatemebwa ku mutwe nekikosa obwongo bwe.
Ebijambiya e Kyengera waliwo abapookya n’ebiwundu, abatuuze basattira
0 Min Read
Leave a review
Trending News
Recent Updates
No posts found
