EBY’OKUGOBA ABALAALO :Munyagwa agamba waliwo bannakigwanyizi abakirimu

Olive Nabiryo
0 Min Read

Akwatidde CMP bendera Mubarak Munyagwa ayagala gavumenti eyongere okwetegereza ensonga y’abalaalo Pulezidenti Museveni beyalagira baafuumulwe mu mambuka ga Uganda .Munyagwa agamba nti waliwo bannakigwanyizi mu State House abawuddiisa omukulembeze w’eggwanga nga bamuwa amawulire amakyamu okugobesa abalaalo bbo bennyini basobole okweddizza ettaka lino. Ono ayogeddeko ne bannamawulire mu disitulikiti ye Ntungamo gyali mu kuwenja akalulu.

Share This Article
Leave a review

Leave a Review

Your email address will not be published. Required fields are marked *