“MUTUKENDEEREZA KU MISOLO”Abasuubuzi e Luwero basabye anaalondebwa ku bwa pulezidenti

Olive Nabiryo
1 Min Read

Abasuubuzi abakakalabiza egyabwe mu district y’e Luweero baagala abakulembeze abaddako babalowoozeko ku nsonga y’emisolo gy’ebagamba nti giyitiridde obuungi ate nga tebalaba mugaso gwagyo.Bano era era baagala abakulembeze bafeeyo nnyo ku makubo ge bagamnba nti mabi era agabakalubiriza mu mulimu gwabwe ogw’obusuubuzi.Bano babadde batongoza kibiina ekibagatta ki Luwero Multi Traders Association ng’akulira ekibiina ky’abasuubuzi mu Kampala eky’a KACITA Issa Ssekitto y’akitongoza era naye nasaba government okwebuuza nga ku bantu nga tenayisa mateeka naddala ago agabakwatako abasuubuzi.

Share This Article
Leave a review

Leave a Review

Your email address will not be published. Required fields are marked *