Akwatidde ekibiina ki FDC bendera Nathan Nandala Mafaabi leero asiibye mu disitulikiti ye Hoima ne Buliisa nga akuyega balonzi okumuyiira akalulu mu kulonda kwa 2026. Kyokka ono asanze akaseeba akazibu kumpi yonna gy’atambulidde anti Poliisi n’amagye obwedda buli kubo ly’agezaako okuyitamu nga emutangira.
Nandala Mafabi ab’e Masindi abasuubizza okuyusa embeera
0 Min Read
Leave a review
Trending News
Recent Updates
No posts found
