Akwatidde FDC bendera ku kifo ky’omukulembeze w’eggwanga, Nathan Nandala Mafabi abuulide ab’omukitundu kya West Nile nti NRM tekyayinza kubajja mu bwavu, kuba nteekateeka zonna ezizze ziteekebwawo okujja abantu mu bwavu zikomekkerera ziganyuddwa bantu baalubatu. Okwogera bino Mafabi abadde akuyega abantu mu disitulikiti y’e Arua ne Maracha, gy’asiibye olunaku olwaleero.
Aba West Nile Nandala Mafabi abanjulidde enteekateeka y’okweggya mu bwavu
0 Min Read
Leave a review
Trending News
Recent Updates
No posts found
