Akulira ekibiina ki National Unity Platform Robert Kyagulanyi Ssentamu leero asiibye mu district ye Sheema ne Buhweju nga awenja kalulu. Eno atalaaze kyalo ku kyalo ng’atuuka mu batuuze okubasaba akalulu mu buntu. Oluvanyuma ono akubye olukung’ana olunen mu disitulikiti ye sheema akawungeezi ka leero.
Ab’e Sheema basanyukidde Robert Kyagulanyi, abasabye balonde enkyukakyuka
0 Min Read
Leave a review
Trending News
Recent Updates
No posts found
