Gavumenti eggye ku minisita omubeezi ow’ebyensimbi n’ebyenfuna Amos Lugoloobi emisango gyonna egy’okwezza amabaati agaali agokuwebwa abawejjere be Karamoja. Nga tanatandika mirimu gye mu butongole egyokukulira abalamuzi ba kkooti enkulu okuva ku bwa ssabawaabi wa gavumenti,Jane Francis Abode asose kukuuta bbaluwa eri kkooti ewozesa abalyake nabakenuzi nga agyitegeeza nga bwagyewo emisango gyonna egibadde gyivunanibwa minisita Lugoloobi.
EBY’AMABAATI G’E KARAMOJA: Gavumenti eggye enta mu musango gwa Lugoloobi, kkooti emwejjeerezza
0 Min Read
Leave a review
Trending News
Recent Updates
No posts found
