Ateekeratekera ministry y’ensonga z’omundu mu Ggwanga Lt. GEN Joseph Musanyufu abuulidde abakuumi b’amakomera mu ggwanga nti bagwana bongere okubeera obulindaala mu kaseera kano akokulonda, kubanga akadde konna wayinza okubaawo abaagala okukola obulabe ku bifo by’ebyokwerinda. Ono ajjuliza ku byali e Kasese ne Bundibugyo bamukwata mundu bwebalumba ebfo omuli abakuuma ddembe nagamba nti kino kiyinza okuba kikyali kituuza. Okwogera bino abadde afulumya abasirikale ababadde mu kutendekebwa mu koosi ya Intermediate Command and Staff Course e Luzira.
EBY’OKWERINDA MU KULONDA: Ab’amakomera basabiddwa okuba obulindaala
1 Min Read
Leave a review
Trending News
Recent Updates
No posts found
