Ekitongole ky’amakomera kyagalayo amakomera amalala 10 kumalawo omujjuzo

Joseph Tumwesigye
0 Min Read

Ekitongole ky’amakomera kitegeezeezza nga bwekyetaagayo amakomera amalala 10 agali ku mutendera ogw’awagulu okusobola okumalawo omujjuzo gwebalina mu kaseera kano. Okusinziira ku bakulu mu kitongole ky’amakomera, omuwendo gw’abasibe be balina gukubisaamu emirundi esatu ogwo gwe bateekeddwa okubeera nagwo, nga kale kino kikaluubiriza enteekateeka zaabwe. Nti bano era bandiwalirizibwa okutaayo ku basibe abamu nga baweebwa ekisonyiwo okuwewula ku mbeera.

Share This Article
Leave a review

Leave a Review

Your email address will not be published. Required fields are marked *