Abalonzi mu district y’e Luwero ne Nakaseke baagala ab’avuganya ku bifo by’ababaka ba Parliament abali mu kubanonyaamu obuwagizi mu kiseera kino okubanja government okutuusa obuvunanyizibwa bwayo gyebali. Banokoddeyo ensonga y’amakubo amabi g’ebagamba nti gabalemesa okutuusa ebyamaguzi byabwe mu butale, amasanyalaze agatatuuka mu bitundu ebisinga obungi nga kwotadde ekiba ttaka ekisuza. Omuwassi waffe oludda olwo Herbert Kamoga, n’olwaleero aliko abesimbyewo batuseeko nga bakuba kampeyini.
KKAMPEYINI E LUWERO: Abaayo boogedde kubizibu ebibasuza obubi
0 Min Read
Leave a review
Trending News
Recent Updates
No posts found
