KKAMPEYINI E WAKISO NE KAMPALA: Abeegwanyiza ebifo bakunze abalonzi okubawagira

Joseph Tumwesigye
0 Min Read

Mukaweefube wokulwana okulaba nga beddiza obukulembeze mu 
 munisipaali ye Nansana ,banna kibiina ki NRM basazeewo akalulu kawenja nju kunju nga boogeera nabantu okubamatiza okubalonda. Kino bagamba bakikoze okulaba nga batuukira ddala kumuntu wawansi okumanya ebizibu ebibasumbuwa basobole okubikolako nga blonde ddwaliro. Ate bbo bannakibiina ki NUP basazeewo okugatta amanyi era nga batambula kirindi nga bagenda bakunga abantu okulonda enkyukakyuka.

Share This Article
Leave a review

Leave a Review

Your email address will not be published. Required fields are marked *