Ssekikubo agamba obuyigirize bwa Rwashande buliko akabuuza, ayagala awanduukululwe

Joseph Tumwesigye
0 Min Read

Omubaka we Lwemiyaga era eyeegwanyiza ekifo kino Theodore Ssekikubo adukidde eri akakiiko kebyokulonda nga alumiriza mune gwavuganya naye Emmanuel Rwashande nga bwataasoma, nga nebiwoandiiko kweyasunsilirwa byali bijingirire. Okusinga Ssekikubo agamba nti Rwashande ebbaluwa z’ebyobuyigirize zeyawaayo njingirire gamba nga jeyafuna mu kutendekebwa kw’ekinamagye, kko ne jeyajja e China ne Tanzania. Kati ssekikubo ayagala akakiiko kebyokulonda kawanduukulule Rwasgande, olwokwano lwe Ssembabule alwesonyiwe.

Share This Article
Leave a review

Leave a Review

Your email address will not be published. Required fields are marked *