UMSC esabye abavubuka okwewala ebikolwa ebitabantula emirembe mu kalulu

Joseph Tumwesigye
0 Min Read

Mufti wa Uganda Sheikh Shaban Mubajje asabye abavubuka abasiramu obuteenyigira mu bikolwa byonna ebiyinza okutabangula emirembe ng’eggwanga lyetegekera akalulu ka 2026. Bino Mubajje abyogeredde ku mukolo aba Uganda Muslim Supreme Council kwe batongolezza kaweefube w’okukunga abavubuka abayisiraamu obutakozesebwa mu kukola fujjo eriyinza okuvako akabasa mu ggwanga.

Share This Article
Leave a review

Leave a Review

Your email address will not be published. Required fields are marked *