OKUWENJA AKALULU KA NUP:Ab’e Masaka bakukkulumidde ab’ebyokwerinda okubalemesa

Olive Nabiryo
0 Min Read

Banna Kibiina ki NUP mu kibuga Masaka bakukulumidde ab’ebyokwerindamu kitundu kino abegumbulidde omuze gw’okubajwetekako emisango n’ekigendererwa okubalemesa kkampeyini ngakalulu kabindabinda Bano basinzidde mu lukiiko lw’a banna mawulire olutudde ku ofiisi za NUP e Kalagala -Ssaza mu division eya Nyendo-Mukungwe gye bategeerezza nti sibakupondooka .

Share This Article
Leave a review

Leave a Review

Your email address will not be published. Required fields are marked *