Ekitongole ekidduukirize ki Uganda Redcross kitandise entekateeka z’okubudamya abantu abaakosebwa okubumbulukuka kww’ettaka okwali mu bitundu bye Sebei.Bano batandikide mu disitulikiti y’e Bukwo nga baliko weema zebatadewo okugira nga babudamya abantu bano era nga babateereddewo n’ebikozesebwa mu bulamu obwabulijjo.
Redcross etandise okuzimba weema e Bukwo
0 Min Read
Leave a review
Trending News
Recent Updates
No posts found
