Akwatidde ekibiina ki National Peasants Party bendera ku bwa Pulezidenti leero asiibye mu kibuga Masaka ngawenja kalulu akanamutuusa ku ntebe ennene. Kasibante asuubizza okutumbula ebyobusuubuzi, okukola ku nguudo mpozi n’okusasula nga emitwalo abiri eri abavubuka n’abakadde abatalina mirimu, buli mwezi. Enguudo eziri mu mbeera embi, amasannyalaze agavavaako, bye bimu ku bizibu ebisoomooza abeeno.
Robert Kasibante ab’e Masaka abasuubizza emirimu, n’enguudo ennungi
0 Min Read
Leave a review
Trending News
Recent Updates
No posts found
