Theodore Ssekikubo eyawangulwa mu kamyufu ka NRM kwani alina okukwatira ekibiina bendera mu kalulu k’e Lwemiyaga, asunsuddwa okuvuganya nga nnamunigina wakati mu bigambo ebingi nga alangira munnamagye Emmanuel Rwashande okunyaga obuwagizi bwe.Ono atuukidde mu maanyi olw’abawagizi abangi abazze bamuwerekerako okutuuka ku kitebe ky’akakiiko k’eby’okulonda mu district.Abasunsuddwa abalala, bavumiridde okutiisibwatisiibwa n’enkozesa y’emmundu embi essukiridde mu kitundu.
Theodore Sekikubo atuukidde mu maanyi okusunsulwa
0 Min Read
Leave a review
Trending News
Recent Updates
No posts found
