Rebecca Kadaga asannyalazza ekibuga Kamuli

Mu buvanjuba bwa Uganda, abakulira ebyokulonda mu district ez'enjawulo nabo basiibye bakwataganye nga bakola ogw'okuwandiisa abegwanyiza obubabaka bwa palamenti.Rebecca Kadaga, Hussein Muyonjo amanyiddwa nga Swengere, Paul Mwiru bebamu ku basunsuddwa.

Your Source for Trusted News

Stay informed with in-depth coverage, live updates, and exclusive stories. Bringing you the latest in politics, business, entertainment, and sports, anytime, anywhere.