Abasabidde Rev. Balagade Sekadde basiimye bye yakola
Olwaleero abantu beeyiye ku kkanisa ya St Mark Namate okusabira omwoyo gw'omugenzi omulabirizi eyawummula Balagadde Ssekkadde eyavudde mubulamu bwe ensi eno ekiro ekyakeesezza olunaku lweggulo. Bannaddiini , bannabyabufuzi n'aba famire bonna omugenzi obwedda bamutenda kwagala ddiini ye.