Bannamateeka bawabudde ku bulabe obuliwo mu kuzza kkooti z’amagye:
Waliwo bannamateeka abawabudde akakiiko ka Palamenti akasunsula enongosereza ezigenda okukolebwa mu bbanga ly’eteeka li UPDF Amendment Bill 2025 okujjamu akawayiro 117A akatondawo kooti zamaggye kko n’okuziwa obuyinza obuyinza okuwozesa abantu ba bulijjoBano aba Byamukama and Company Advocates bagamba nti kooti eza bulijjo zizze zikola ku misango egy’amaanyi omuli n’egy’obutujju,kale nta tebalaba nsonga lwaki bawa kooti zino obuyinza obuwozesa abantu ba buliijjo.Okwogera bino babade baleese birowozo byabwe mu kakiiko kano.