Enguudo ezigenda e Gulu:Olw’e Masindi-Bisso luli mu mbeera mbi
Abagoba b'ebiddukka abakozesa oluguuudo lwa Masindi Bisso okusobola okutuuka mu mambuuka ga Uganda oluvannyuma lw'okuggalibwa kw'olutindo lwa Karuma si basanyufu n'embeera gye lulimu gyebagamba nti abatambuza kasoobo okutuuka gye baba balaga.Oluguudo luno lujjudde agannya kyokka nga lwali luweereddwa ne kampuni ya China Railway Seventh Group lukolebwe,wabula ne gyebuli eno teruggwanga.Kino kyongedde okukoza ebyentambula okutuuka mu mambuuka g'eggwanga.