Gavumenti etunuulidde abaana akakadde kamu mu kugema omusujja gw’ensiri .
Uganda kati ewezezza endwadde 14 zeegemesa entakera , oluvannyuma lwokutongoza okugema omusajja gw’ensiri nga mu ntekateeka eno esooka abaana akakadde kamu mu emitwalo kkumi bebagenda okusooka okugemwa.Tukitegedde nti okugema kuno kwakusookera mu baana abali wansi w’e myaka ebiri mu disitulikiti 100 eza uganda eziri obubi.