Kkansa ow’omulubuto n’akwata amagi g’abakyala yeeyongedde
Kitutte ebbanga ng’abantu abakwatibwa ekirwadde kya kookolo bafa olw’okulwawo okutandika obujanjabi.Okunonyereza okwakolebwa mu kubala abantu kuno okwakaggwa , kwalaga nti kakookolo womulubuto, kko nakwata amaggi gabakyala yeeyongedde, kyoka nga kino kiva ku neeyisa yabantu naddala endya.Kati leero nga uganda yeegatta ku nsi yonna okujjukira olunaku lwobulwadde bwa kookolo - tutunuulidde engeri ekirwadde kya kookolo gyekitawanyizaamu bannayuganda.