“MULINA OKWANJULA EBYOBUGAGGA: ”Kaliisoliiso wa gav’t alaalise abakulembeze
Kaliisoliiso wa gavumenti Beti Kamya alaalise Abakulembeze mu bifo ebyenjawulo okuteekateeka okwanja ebyobugagga byabwe mu mwezi ogujja. Enteekateeka eno egendereddwamu okulondoola bonna abali mu bifo by'obukulembeze okulaba nga tebawuwuttanya nsimbi za muwi wa musolo. Kamya atubuulidde ni mu mwaka gw'ebyensibi 2023/2024 eggwanga lyafiirwa obuwumbi kenda era nga woofiisi ye yasobola okununulako obuwumbi 22 bwokka.