UCU yeenywerezza ku ntikko y’ekimeeza mu liigi y’okubaka
Uganda Christian University boongedde okwenywereza ku ntikko ya liigi y'eggwanga ey'okubaka bwe bakubye KCCA goolo 46-44 mu kisawe e Nakivubo. Mu ngeri y'emu National Insurance corporation ekubye Posta ggoolo 72-31 ate Ugisa n'ewangula Dynamites ggoolo 50-49.Nabino katubirabe.