Abakoseddwa okusima amafuta: Gav’t erina enkola ey’okuyamba abantu
Olwaleero abantu abenjawulo bakungaanidde mu gombolola ye Ngwedo mu district ye Buliisa, nga abamu ku bakoseddwa okusimwa amafuta mu kitundu kino abasembayo ekikumi bakwasibwa amayumba agabazimbiddwa sako n'okuwebwa ebyapa byabwe, sako nebintu ebigenda okubayamba okwebezaawo gamba nga ebyalaani n'ebirala.