Abasunsuddwa ku kya Kawempe North bayisizza ebivvulu
Munnakibiina ki NRM Faridah Nambi ng'ali wamu n'abawagizibe bayisiza ebivvulu okwetoolola Kawempe.Ewamu obweda baziba amakubo nebogerako eri abawagizi ekireesewo akalippagano.Ye Muhamood Mutazindwa, olumaze okusunsulibwa, atambulidde ku kagaali ka ssewajjuba okutandika okuyigga akalulu. Katubirabe nga bwe bibadde.