ATAAKULABA:Nabbosa anyumya ku bugenyi bwe mu Kampala
Onojjukira nti wiiki ewedde Teddy Nabbosa omutuuze w’e Kiyinda mu district y’e Mityana yatunyumiza olunaku lwe yasooka okujja mu Kampala. Leero katweyongereyo n’emboozi ye ngatunyumiza essaawa ya queen bwe yamusamaaliriza.