Biibino ebizibu ebiva ku mugejjo | OBULAMU TTOOKE
Ebiseera ebiyise abantu bangi babadde nga n’endowooza nti omuntu omunene mundabika abeera alina emirembe saako n’akasente akawera. Wabula ekifananyi kino kati kigenda kisangukawo olw’emisomo egize gisomesebwa egikwata ku bulabe obuva ku mugejjo oguyitiridde.